Sseninde: Mutubulile Obuyiiya mu Baana

0
923

Gavumenti eramula kuno ekakasiza nga bwegeenda okutandiika okuyamba ku massomero gonna agatadde amanyi mukutumbula obukugu n’obuyiya mubaana, nga kino Gavumenti ekiraba ngekkubo eriyinza okuyitibwamu okugonjoola ekizibu kyebbula lyemirimu mu baana nabavubuuka.