Wiiki Entukuvu: Mwewale Enkola Eby'ekko

0
897

Abakristaayo bajjukidde olunaku Yesu lweyayingira Yerusaalemi, nga luno balujukira n’okunyenya amatabi.
Ku Lutikko e Namirembe abakkiriza bakubiriziddwa okukozesa sabbiiti entukuvu okusabira eggwanga nabo bennyini okwekuba mu mitima , okwewala ebikolwa ebyekko.