Abalaluka Olw'ebiragala Beeyongedde

0
917

Abakulira eddwaliro erijanjaba abalwadde b’emitwe Butabika balaze obwenyamivu olw’omuwendo gwabantu abagwa eddalu okweyongera, wabula ekisinga okwenyamiza nti obuzibu buva ku nsonga yokukozesa ebiragalaragala, nomwenge.
Dr. David Basangwa akulira eddwaliro lino atuuse n’okusaba Gavumenti okusaawo ekitongole okusalira obuzibu buno amagezi.
PALISA PREPS.
Uganda enkya egenda kwegatta kunsi yonna okukuza olunaku lw’abakozi, era emikolo egyegwanga gigenda kukwatibwa mu district ye Palisa. Omusasi Waffe Kibalizi John mutaka e