Okunyweza Emikago mu Poliisi

0
1026

Police ya uganda eyongedde okunyweza emikago gyayo mu mawanga amalala okusobola okunyweza ebyokwerinda, mu kino poliisi ya uganda yakkwongera okufuna obukugu nga etendekebwa obukoddyo obwenjawulo obwokulwanyisaamu obumenyi bwamataeeka, ate n’okufuna saako okumanya enkozesa ya tekinologiya ow’omulembe mu kulwanyisa obuzzi bw’emisango.