Kati Okuzannya Ogwa Micho Si Kyangu

0
1249

Tiimu y’egwanga yakutandika okwetegekera empaka z’okusunsulamu abanetaba mu za Africa Cup 2019
Bw’abadde asisinkanye bannamawulire ku kitebe kya FUFA eMengo, omutendesi Micho alabudde abasambi abagukyandira ebweeru w’egwanga okwerwanako kubanga bandisulibwa ku tiimu singa tebasamba bulungi mu club zaabwe