Tumukunde Teyeegomba Kifo Kya Kayihura

0
1268

Minisita akola kubutebenkevu General Henry Tumukunde agamba nti talina kilowozo kyona kufuka Ssabadumizi wa polisi wadde banji babadde balowoza nti ayinza okulondebwa omukulemebeze wegwanga okusikira General Kale Kayihura.
General Tumukunde agamba nti oluvanyuma lwokuwumuzibwa mumajje ate kuddala lya General ate tasobola kudda awo gamba nti yeyagaliza ekifo kyokudumira polisi kubanga ela nobwa minister kifo kinene okusinga ekyokudumira polisi.