Aba FDC Banyolwa Olw'enjala

0
1332

Eyali ssenkaggalle w’ekibiia kya FDC DR, Kiza Besigye alabudde bannayuganda nti bwewatabeewo kikolebwa batuuse okuffa enjala baggwewo.
Dr. Besigye abadde awaayo emmere ewezeemu kiro za kawunga 1500 eri ekibiina kya Uganda relief Initiative mukawefube gwekiriko owokukunganyiza abantu abafa enjala emmere.