Abakozi Bawakanyizza Ekya Poliisi Okuwandiisa Booda

0
703

Ekibiina ekirwanirila eddembe lyabakola mu ntambola Amalgamated Transport and General Workers Union kiwakanyizza enteekateka ya poliisi okuddamu okuwandiisa boda boda nga bagamba nti poliisi terina buyinza obwo
Kiddiridde ekiragiro kya Gen Kale Kaihura gyebuvuddeko nti boda zonna zigeenda kuddamu okuwandiikibwa