Abalamuzi Abagayaavu Mulabye

0
995

Abalamuzi bassemugayaavu kuluno bubakeeredde anti ssabalamuzi avuddeyo naawa ebiragiro ebikakali kumirimu gyaabwe okuwulira emisango gyonna egikandaliridde era gisaribwe mangu nnyo era ataabigoberere yandigobwa oba okuweebwa ebibinerezo ebikakali.