Abali Ku Ttaka Lya Buganda Temutya

0
923

Abaganda basabiddwa okubeera abagumu naddala ku kikwatagana ku nteekateeka za Buganda kubyettaka, kuba tebugenda kukya Kabaka asindikirize bantu okubajja ku ttaka.
Munamateeka w’olukiiko lwa Buganda Isaac Mpaga asinzidde Kasana Luweero mu kanisa ya ba Adventist ng’abenju y’omugenzi Musumba Lasto Mpanga eyafa nga 30 April 2016 beebaza katonda olw’ebirungi byeyamukozesa mu bulamu bw’ensi.