Abambowa Ba Omusinga Balaajanidde Kkooti ne Gavumenti

0
654

Abenganda z’abantu b’e Rwenzururu abaakwatibwa gyebuvuddeko olwemivuyo egyali e Kasese beekubidde enduulu eri bekikwatako naddala abaamakomera, nga baagala bakyusibwe bave e Jinja batandike okuwoza nga bava Luzira.
Bano balumiriza ekitongole ky’amakomera naddala abakozi baaco e jinja okulinnyirira eddembe lyabwe nga babalemesa n’okulaba abantu baabwe.