Alipoota Ya Ba Namawulire Yiino Etiisa

0
537

Alipoota efulumiziddwa ekibiina ekitakabanira eddembe lya Bannamawulire ekya Human Rights Network for journalists eronkomye poliisi nti ekyakwata kisooka mu kubalemesa okukola omulimu gwabwe, n’okubatulugunya nga eno basajja baayo buli lwebalaba ku munnamawulire engalo zimusiiyirawo nga ayagala kukuba era bangi baguba.