Amaka G'obwa Pulezidenti Gaagala Ssente Zongerweko

0
944

Nga palamenti emaliliza okwekenenya embalilila yebitongole ebyenjawulo eyomwaka 2017/18, Amaaka gobwapulezidenti gasabye palamenti eyongeze kunsimbi eziwebwa presidenti zagabira abantu kubanga banuganda bangi bayitiriza okusabiriza presidenti.
Mubufu bwebumu offisi ya presidenti yetaga obuwumbi 18 okusobola okugulira ababaka ba gavumenti bayite ba RDC abasoba mu 116 kwosa nabamyuka babwe mumbalilila yomwaka omupya.

More News