Ani Aduumira ba 'Crime Preventers'?

0
955

Poliisi etandise enteekateeka z’okwejjako obuvunaanyiizibwa bwa ba crime preventers nga bebantu beyateekawo okujiyambako mu kulwanyisa obuzzi bw’emisango, nga kati ebuzza eri abakulembeze beebitundu.
Abakulu mu poliisi batugambye nti kino bakikoze olw’ensonga nti basing kuyamba bakulembeze ba bitundu kale balina okuba nga bamanyi bwebakola, na baani abaliyo.
Kino kitandikidde wano mu Buganda.