Ani Awa Abaana Mumasomero Ebilagalalagala?

0
676

Omuze gw’okunywa nokukozesa biragalalagala naddala mu bamusayi muto gulabika gukula bukuzi wano mu ggwanga.
Naye ate obuzibu buno bukosa n’abazadde abalabirira abaana bano nga baagala basobole okudda mu bulamu obweyagaza babeere abomugaso mu ggwanga.
Twogeddeko n’omu ku bazadde Jackie Kemigisha n’atubuulira embeera gyeyayitamu n’omwanawe oluvannyuma lw’okukizuula nti yali akozesa ebiragalalagala.