Bannyini Malwaliro Agatali ga Gavumenti Bakaaye

0
1196

Abasawo n’abajanjabi wamu n’abatunda eddagala abegattira mu kibiina ekya Kampala Private Medical Practitioners bawera kuggala malwairo na famasi zonna zebaddukanya, nga bawakanya omusolo KCCA gweyabagerekera.
Bagamba nti balina emisolo gyebasasula mu bitongole ebibavunanyizibwako mingi, kale tebayinza kwongerako.