Ekizimbe Kikutte Omuliro, Akasattiro Kalabiddwako

0
834

Abasuubuzi ku kizimbe kya JESSCO beauty center okuliraana paaka empya wire ezitambuza amsannyalaze mu kzimbe kino bwezeegasse ne zikwata omuliro.
Wabula beekozeemu mangu omuliro ne bazikiza omuliro guno nga tegunnasaasaanira kizimbe kyonna. Mu kiseera kino abamu babadde badduse ekibambulira ng’ebigenda mu maaso babirengerera wansi.