Embeera Y'amalwaliro E Isingiro Mbi

0
1117

Abatuuze b’eggombolola y’e Ngarama mu ssaza lya Bukanga mu disiturikiti y’eIsingiro bennyamivu olw’embeera edwaliro ly’ekitindu kyabwe erya Ngarama health center 111 gyeririmu.
Edwaliro lino lyasemba okuddaabirizibwa emyaka 15 emabega nga kati ebizimbe binatera kugwira balwadde ate nabakoozi abeetagisa tabaliwo.