Essimu Zisaalwako Nga 19 Omwezi Guno

0
1347

Gavumenti ezzeemu okukakasa nti ku luno terina muntu gwegenda kuttira ku liiso ssinga olwa 19 omwezi guno lunatuuka nga waliwo abatannewandiisa.
Mu kiseera kino obukadde 13 obw’essimu bwebwakawandiisibwa naye nga bwonna tebunnakakasibwa.