Kayihura Agamba Ye Ne Banne Bakyaliwo Nnyo

0
1638

Sabapoliisi wa Uganda Gen Kale Kayihura akomye kubavubuuka bagamba nti bafukidde abakuze mumyaka naye nga bakyali ku mirimu akayinja mu ngato, anti buli lukya babasindikiriza batere bave ku mirimu.
Gen Kale Kayihura asinzidde Makerere gyasisinkanidde abavubuka nabagamba nti okukula tekitegeeza nti bawumbye bwongo emirimu bakyasobola okujikola obulungi.