Minisita Janat Mukwaya Ayimirizza Okugaba Ssente Z'abakadde e Mayuge

0
1148

w’ekikula ky’abantu Janat Mukwaya awaliriziddwa okuyimiriza okugabira abakadde ensimbi zaabwe zebafuna buli mwezi mu nteekateeka eyokubalabirira.
Ensimbi Minister zayimiriza za gombolola y’e Busakira mu disitulikit y’e Mayuge lwa bakulu abavunaanyizibwa ku nsonga eno okuyita abakadde nga obudde buyise.
Mukwaya bano yabasanze ku kitebe ky’eggomboloa eno nga ssaawa ziyise mu 12 ez’olwegulo nga bakyateekateeka bakadde kubawa nsimbi zaabwe ekintu ky’awakanyiza olw’ebyokwerinda bwabwe.