Munaana Bafiiridde Mu Bubenje Bubiri

0
955

Abantu musanvu batokomokedde mu kabenje ddekabusa akagudde e Mpugwe ku luguudo lwa Masaka Kampala.
Akabenje kano okusinziira ku Poliisi ketabyemu motoka sattu lukululaana bbiri neyabuyonjo emu, era nga kigambibwa nti okuvugisa ekimama mungeri ya kabandabe bampaane kyekivuddeko obuzibu.