Okuyingira Poliisi Tekuliiyo Kuluno

0
882

Poliisi ekakasiza nti kumulundi guno ababadde bagala okugyetako bakakane anti omwaka guno tewali nteekateeka yonna yakuwandiika bapya okugyegatakko.
Akulira ebyobukessi mu kitongole kya Poliisi Lt Col Atooki Ndahura ategezeza nti wadde obwetaavu webuuli naye bagenda kukolagana nabitongole ebirala ebikuuma ddembe okutukiriza byebalubirira.