Omu Awanduse Ku Lw'okaano Lw'e Kyadondo

0
622

Ng’ebula mbale kakuyenge mu kulonda okw’okuddamu eKyadondo East kutandike mubutongole, akakiiko k’ebyokulonda katutegezeza nti abakima empapula abamu bakawanduseemu.
Omubazi w’ebitaabo Kigonvu Stephen Patrick ngoono yesimbawo mu kasooka omwaaka oguwedde yasoose okubijamu enta.