Omukolo Gwa Olunaku Lw'abakozi

0
868

Olwaleero Uganda yeegasse ku mawanga amalala mu nsi okukuza olunaku lw’abakozi.
Wano mu Uganda, emikolo emikulu gibadde buvanjuba mu disitulikiti y’e Pallisa era kibadde kijjobi.
Abakuuma ddembe eno gyebasinzidde ne boolesesa kyebalinawo omubadde okukumba n’okufuuwa emirere ate ng’abalala banyeeyezza ku galiba enjole, so nga ne b’abantu ssekinoomu buli olunaku olunyumiddwa bubwe.