Poliisi Eyungudde Abanaakuuma Abalamazi

0
670

Poliisi etegeezezza nga bwenywezezza eby’okwerinda eNamugongo okutangira abatujju nabazzi b’emisango okutuusa obulabe ku balamazi.
Poliisi egamba eyungudde abaserikale abasoba mu mutwalo okukuuma emirembe nga bano batandise okuteevuunya nga munyeera mu bifo ebyenjawulo mu ggwanga