Siriimu Yeeyongedde Okubuna, Gavumenti Eyongedde Amanyi Mukulwanyisa

0
1021

Gavumenti etegese okutongonza enkola empya eyokusomesa banauganda okwewala obulwadde bwa sirimu obugambibwa okuba nti bweyongedde mu Uganda enaku zino. Campaign eno ey’okusomesa Bannuganda yaakukulemberwamu omukulembeze w’egwanga.
Okusinziira Ku Minisita akola ku nsonga za Presidenti Esther Mbaayo campaign eno egendereddwamu okumalirawo ddala obulwadde bwa Siriimu mu Uganda omwaka 2030 wegunaatuukira