Abatuuze Balumirizza Amagye Okubagoba Ku Ttaka

0
1239

Minister omubeezi owe Kibuga kampala nga ye Mubaka omukyala wa Mubende Benny Namugwanya alabudde abakulira enkambi za magye eziri e Mubende okukomya okukozesa amagye ga UPDF okusengula abantu kuttaka.
Namugwanya abadde kukyalo Kilwanyi mu Gombolola ye Butorogo gyasisinkanide abatuuze okuva kubyalo 16 mumuluka gwe Kilwanyi mwebalopede minister nga amagye ga UPDF bwegabagoba ku ttaka ekigye minister mu mbeera.

More News