Kamya Aweze 'Tuku Tuku' Ezisaabaza Abantu

0
1318

Minister wa Kampala Beti Namisango Kamya aweze Piki Piki z’emipiira esatu ezakazibwako Tuku Tuku ezibadde zitandise okwetaba mu mulimu gwokusaabaza abantu minister kyagamba nti kimenya mateeka.
Alabudde n’abakola omulimu gwa Taxi ne Boda Boda okukomya okulwagana kwebasiibamu buli Lunaku.

TagsKamya