KCCA Yakuzanya Ne Paidha Mu Uganda Cup

0
1407

KCCA FC yesuunga kuwuttula tiimu ya Paidha Black Angels eya Arua muza Uganda cup finals.
Bano bakumeggana ku lwokuna luno ku kisawe kya green light stadium.
KCCA FC kano kekakisa kerina okuwangula ebikopo by’eggwanga bibiri mu sizoni emu nga kino tekikolangako mu byafaayo byaayo.