Okusitula Obulambuzi, Abakozi Ba MV Kalangala Baakubangulwa

0
1127

Mukawefube w’okutumbula omutindo n’empereza mu buwereza ku Mmeeri aba MV Kalangala basabye abakulira abakozi obutakoma kukubawa musaala wabula balowooze kukubabangula okusobola okubafunamu ekyo kyebetaaga.
Bino byogedwa Sadala Musoke Rukutwalireyo akulira Nation Oli nga bano bebaddukanya emmeeri ya MV Kalangala bwabadde ayogerako eri abakozi ababadde bagenda e Dubai okwongera okufuna obukugu nga bano guno mulundi gwa kubiri nga batwala abakozi okusobola okufuna obukugu.