Omusezi Omukambwe e Luweero

0
981

Omusaawo wekinansi ateberezebwa okuba Omufere akwatiddwa nobuwanga bwabantu 4, omufu kwosa nebyokoola ebilala mu ssabo lye nalaga obukodyo bwakozesa okuzikula emirambo mu ntana oluvanyuma nakuliita nagyo.
Abaserikale ba polisi, abasaawo bekinansi, abakulembeze kukyalo n’abatuuze bawunikiridde kubizuriddwa mu ssabo lino.
Ate ye omusamize n’abanukula nakwewana nga bwasobolera ddala okuzikula emirambo 30 okuva mu ntana mukaseera mpaawo kaaga.