Nadduli Akolokose Katikkiro Mayiga

0
888

Minisita wa guno na guli mu gavumenti ya wakati Alhajj Abdul Nadduli yeeyamye okuba omusaale okussa abantu enkola y’e kyapa mu ngalo Buganda gyeyatongoza gyebuddeko.
Anenyezza Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku nkola olw’obutasooka kubangula bantu ku kyapa mu ngalo ekiviiridde okuvumaganya Kabaka wa Buganda.