RDC Kyeyune Akkukulumidde Museveni

0
1024

Wabaddewo katemba mu kakiiko akanoonyereza ku mivuyo egyetobese mu ttaka omubaka wa Gavt we Wakiso Eng Ian Kyeyune bwayogedde ebitakwatagana n’atuuka n’okunenya president olw’okumujja omugaati mu kamwa n’amussa obwavu.
Kyeyune abadde annyonnyola akikiiko eyamuwa olukusa okwezza yiika Ana mu kibira ky’e Nonve ekisangibwa mu district y’e Wakiso.