Katikkiro Alambudde Sebaana

0
1120

Kamala byonna wa Buganda ow’ek Charles Pater Mayiga olwaleero akyalidde eyali president wa DP John Sebaana Kizito mu dwaliro eNakasero.
Sebaana yaddusibwa eNakasero oluvanyuma lw’okukubwa stroke oba okusanyalala.
Katikiro era abuzizza ne ku musubuuzi Sulaiman Mbuga Kabangala bangi gwebakazaako erya SK Mbuga