Kibuli Waakuweebwa Enkizo – Mufti Mubaje

0
1075

Mufti wa Uganda Seeka Shaban Mubajje alangiridde nga obusiraamu bwebugend a okukola ennoongosereza mu ssemateeka wa Uganda Muslim Supreme Council muteekebweemu akawaayiro akatongoza omuziti gwe Kibuli nga ogwenkizo olwobukulu bwaagwo.
Mubajje agamba mu kiseera kino weetaagisawo enkola ewa enkizo omuzigiti gw’e Kibuli kubanga ennyumba ya Kakungulu eriko bingi byekola mu nnamula y’obusiraamu ate nga kino kyakumalawo nebiyitingana nti obusiraamu bulimu ebiwayi bibiri.

TagsEid