Ogwa Mumbere Guzzemu Okuwulirwa

0
847

Ab’enganda z’abambowa b’omusinga wa Rwenzururu kata ennaku ebattire ku kkooti e Jinja abawawaabirwa bebatabiseeko mu kkooti.
Batuuse n’okugamba nti Gavt ebazannyira ku bwongo ng’eringa eyagala abantu baabwe bafiire mu kkomera.