Aba UMEME Bakukkulumye Ku Bubbi

0
407

Ekitongole kya UMEME kibakanye ne Kaweefube w’okusomesa abatuuze baleme okubba waya z’amasannyalaze wamu ne tulansifooma nga baagala okuzeefuniramu ensmbi.
Umeme egamba ng’ekolera wamu n’abakulembeze ku bitundu baakulwanyisa omuze, gukendeere mu bitundu gyeguli kuba ababba ebikozesebwa bakosa bannaabwe ba ssaalumanya.