Abaana Abafa Basattiza Abatuuze E Bukerere

0
801

Abatuuze ku kyalo Bukeerere ekisangibwa mu gombolola ye Goma mu munisipaali ye Mukono bali mukusatira olwa baana babwe abaffa nga tebamanyi kibatta.
Abatuuze bagamba nti abaana abawerera ddala 9 beba kaffa mu bbanga lya wiki 2 zoka kwossa nabakazi abali embuto abazaala abaana nga baffu.
Abatuzze bano bagamba nti batekateka kufuna bifo mwe bana kweka abaana babwe nga baba tissa okufa.