Abakungubazi Batuukirizza Ekiraamo Kya Mukiibi

0
746

Namungi w’omuntu omubadd n’abaana b’amasomero beeyiye ku lutikko e Lubaga okusabira omwoyo gw’omugenzi Prof. Lawrence abadde nnyini masomero ga St Lawrence. Abasinga bagezezzaako okutuukiriza ekiramo ky’omugenzi eky’okwambala ebyeru.