Abakyala Ababundabunda e Nakivale Bakola Bitengi N'ensawo

0
1115

Abakazi abawangalira mu nkambi ye Nakivale bakooye okulera engalo nebadda mukulinda obuyambi nabaamu okubawa. Bano basazeewo okwekolamu ekibiina okukola ebintu eby’emikono okusobola okwefunira ejjamba okweyimirizaawo.