Abalondoola Okulonda Boogedde

0
531

Wadde byonna birabika biwedde e Kyaddondo naye abatunuulizi beebyokulonda bagamba wakyaliwo obuzibu bungi mu kulonda kuno ekiyinza okuvaako okusazaamu akalulu kano ssinga wabaawo aloopa
Abakulu bano banokoddeyo emivuyo omuli okugulirira abalonzi n’okusussa obudde eri abo abanoonya obululu