Abapangisa Bakooye Okubasaba Doola
Minisita wa Kampala Beti Olive Namisango Kamya agumizza abapangisa ku bizimbe by’omukampala nti aleeta etteeka erinaabayamba ku bannyini bizimbe abamala gongeza ssente za bupangisa.
Minisita abadde mu lukiiko wamu n’apangisa ko banyini bizimbe mu kampala, okusala empenda ku butya bwebayinza okugonjoola obutakkanya wakati waababiri.