Abasajja Ettaka Baligabana Luno

0
1241

Omulamuzi Catherine Bamugemereirwe ayise bunnambiro akulira akakiiko k’ettaka Fredrick William Kavuma ku bigambibwa nti alina kyamanyi ku ttaka ly’ekibira kye Nonve mu Wakiso eryagabanibwa abantu sekinoomu.
Leero akakiiko kakunyizza Ssemakula Harunah nga yagambibwa okubba ettaka eriwerako yiika 200 mu Wakiso.