Abasajja Mufeeyo ku Mukenenya – Museveni

0
810

Pulezidenti Yoweri Museveni yeeyamye okulwanyisa obulwadde bwa mukenenya obweyongedde okuzinyisa Banayuganda oluguje.
Mu kuwa obweyamu mu nkola etuumiddwa Presidential fats track initiative on ending HIV AIDS IN Uganda Museveni aweze okukwasisa abasajja omukono ogw’ekyuma kubanga bebaleetedde obulwade bwa siriimu okweyongera.

TagsHIV