Abasiraamu Baweereddwa Amagezi

0
903

Supuliimu Mufuti seeka Sirimani Kasule Ndirangwa awanjagidde abasiraamu wonna webali okubeera obumu kyagamba nti kijja kubayamba okutwala eddiini yaabwe mu maaso.
Ndirangwa abadde ku mukolo gw’okusibulula abasiraamu ku muzigiti gwe Ntinda.