Abasiraamu e Mbarara Basabye Banaabwe Abali Mukomera Bayimbulwe

0
651

Bo abasiraamu b’e Mbarara balagidde pulezidenti ayimbule mu bwangu abasiraamu bonna abaasibibwa nga bateeberezebwa nti be bbata eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.
Abasiraamu bano bagamba gavumenti eremereddwa okuleeta obujulizi bwennyini obulumika abasiraamu bano nti batta Kaweesi nesalawo kukwata basiraamu abatalina musango.

More News