Abasiraamu Mweyise Bulungi – Supreme Mufti Ndirangwa

0
873

Mukusala Idi El-fitri okubadde kumuzigiti gwe Kibuli, Supreme Mufti His Eminence Sheik Kasule Ndirangwa eno jasinziidde okuvumirira obulumbaganyi obwabadde butegekeddwa okukolebwa ku nsi entukuvu eya Saudi Arabia.
Supreme Mufti ela avumiridde ekibbatakka ngaagamba nti kati omwavu asulira kutebukye ngaakadde kona abagaga batwala ettaka lyabwe awatali agamba.