Abasomera E Qatar Bakonkomadde

0
423

Akanyoolabikya akali mu ggwanga lya Qatar ku nvumbo ezaalitekekbwako amawanga ga buwalabu katandise okusasaanira ne Uganda ngabayizi bannayuanda ababadde basomerayo batandise okwekubira enduulu eri gavumenti ebayambe mu ngeri eyenjawulo.
Abayizi abasoba mumitwalo 2 mukiseera kino beebalabise okukosebwa olwakanyoolabikay kano.