Abasuubuzi Beekubidde Enduulu

0
879

Bo abasubuuzi abalina okwemulugunya kwonna ku musolo ogw’ebintu ogwagekerekeddwa okuva eri KCCA bawereddwa gabuwa okweyunira kooti ya KCCA ekola ku nsonga eno bekenenye.
Akulira ekibuga Kampala Jeniffer Musisi Semakula abadde ayanukula okwemulugunya okuva mu basubuuzi abagamba nti ate kati KCCA sibabbi bawenenya mbwa.